Online Bible

- Advertisements -




Malaki 2:2 - Luganda DC Bible 2003

2 muteekwa okunzisaamu ekitiibwa mu ebyo bye mukola. Bwe mutaafengayo kuwulira bye ŋŋamba, ndibateekako ekikolimo, era nditeeka ekikolimo ku bye mufuna okubayimirizaawo. Ddala mmaze okubiteekako ekikolimo, kubanga ekiragiro kyange temukissaako mwoyo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 Bwe mutakkirize kuwulira era bwe mutakkirize kukissa ku mwoyo okuwa erinnya lyange ekitiibwa, bw'ayogera Mukama w'eggye, kale ndiweereza ku mmwe ekikolimo ekyo, era ndikolimira emikisa gyammwe; weewaawo, mmaze okugikolimira, kubanga temukissa ku mwoyo.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 Bwe mutaakyuse ku mpisa zammwe n’engeri zammwe, bwe mutaafeeyo kuwa linnya lyange kitiibwa,” bw’ayogera Mukama ow’Eggye, “kale ndibasindikira ekikolimo era emikisa gyammwe girifuuka ekikolimo. Ate ddala mmaze okubakolimira kubanga ebikulu gye ndi temubitaddeeko mwoyo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 Bwe mutakkirize kuwulira era bwe mutakkirize kukissa ku mwoyo okuwa erinnya lyange ekitiibwa, bw'ayogera Mukama w'eggye, kale ndiweereza ku mmwe ekikolimo ekyo, era ndikolimira emikisa gyammwe: weewaawo, mmaze okugikolimira, kubanga temukissa ku mwoyo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

2 Bwe mutawulira, bwe mutassa mutima ku kuwa kitiibwa linnya lyange, Omukama w'Amagye y'agamba, nzija kubasindikira ekikolimo, n'emikisa gyammwe nzija kugivumirira; n'okugivumirira nagivumirira dda, kubanga temulissaako mutima.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

2 muteekwa okunzisaamu ekitiibwa mu ebyo bye mukola. Bwe mutaafengayo kuwulira bye ŋŋamba, ndibateekako ekikolimo, era nditeeka ekikolimo ku bye mufuna okubayimirizaawo. Ddala mmaze okubiteekako ekikolimo, kubanga ekiragiro kyange temukissaako mwoyo.

See the chapter Copy




Malaki 2:2

Follow us:

Advertisements


Advertisements