Online Bible

- Advertisements -




Luusi 2:2 - Luganda DC Bible 2003

2 Lwali lumu, Ruusi n'agamba Nawomi nti: “Ka ŋŋende kaakano mu nnimiro, nkuŋŋaanye ku birimba bya bbaale, abakunguzi bye balekamu, nga ngoberera oyo anankwatirwa ekisa.” Nawomi n'amugamba nti: “Genda mwana wange.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 Awo Luusi Omumowaabu n'agamba Nawomi nti, “Ka ŋŋende kaakano mu nnimiro, nnonde ku birimba bya sayiri nga ngoberera oyo anankwatirwa ekisa.” N'amugamba nti, “Genda, mwana wange.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 Awo Luusi Omumowaabu n’agamba Nawomi nti, “Ka ŋŋende mu nnimiro okulonda ebirimba bya sayiri, ngoberere oyo anankwatirwa ekisa.” Nawomi n’amuddamu nti, “Genda, muwala wange.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 Awo Luusi Omumowaabu n'agamba Nawomi nti Ka ŋŋende kaakano mu nnimiro, nnonde ku birimba bya sayiri nga ngoberera oyo anankwatirwa ekisa. N'amugamba nti Genda, mwana wange.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

2 Ruusi Omumowabu n'agamba nnyazaala we nti: “Nsaba kugenda mu nnimiro nnonderere ebirimba ebigenda bifikkira, mu buwufu bw'oyo gwe nnaasangako ekisa mu maaso ge.” Nawomi n'amwanukula nti: “Genda, muwala.”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

2 Lwali lumu, Ruusi n'agamba Nawomi nti: “Ka ŋŋende kaakano mu nnimiro, nkuŋŋaanye ku birimba bya bbaale, abakunguzi bye balekamu, nga ngoberera oyo anankwatirwa ekisa.” Nawomi n'amugamba nti: “Genda mwana wange.”

See the chapter Copy




Luusi 2:2

Follow us:

Advertisements


Advertisements