Kaggayi 2:2 - Luganda DC Bible 20032 N'agamba Haggayi nti: “Tegeeza Zerubabbeeli mutabani wa Seyalutiyeli era omufuzi wa Buyudaaya, ne Yoswa Ssaabakabona, mutabani wa Yehozadaaki, n'abantu bonna abaakomawo, obagambe nti: See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 “Gamba nno Zerubbaberi mutabani wa Seyalutyeri owessaza lya Yuda ne Yoswa mutabani wa Yekozadaaki kabona asinga obukulu n'abantu abafisseewo, obagambe nti, See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 “Yogera ne Zerubbaberi mutabani wa Seyalutyeri, ow’essaza lya Yuda ne Yoswa mutabani wa Yekozadaaki kabona asinga obukulu, n’abantu abaasigalawo, obabuuze nti, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 nti Gamba nno Zerubbaberi mutabani wa Seyalutyeri owessaza lya Yuda ne Yosuwa mutabani wa Yekozadaaki kabona asinga obukulu n'abantu abafisseewo ng'oyogera See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 “Yogera eri Zerubabbeli mutabani wa Seyalutyeli owessaza mu Yuda n'eri Yoswa mutabani wa Yozadaki kabona omukulu n'eri abaasigalawo mu bantu obabuuze nti: See the chapterLuganda Bible 20032 N'agamba Haggayi nti: “Tegeeza Zerubabbeeli mutabani wa Seyalutiyeli era omufuzi wa Buyudaaya, ne Yoswa Ssaabakabona, mutabani wa Yehozadaaki, n'abantu bonna abaakomawo, obagambe nti: See the chapter |