Zeffaniya 1:9 - Luganda Bible 20039 Ndibonereza abo bonna abaziza okulinnya ku mwango gw'omulyango, era abajjuza ennyumba ya mukama waabwe eby'obukambwe n'obukumpanya.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 Awo ku lunaku olwo ndibonereza abo bonna ababuuka ku mulyango ne basinza, abajjuza ennyumba ya mukama waabwe eby'obukambwe n'obulimba.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 Awo ku lunaku olwo ndibonereza abo bonna abeewala okulinnya ku muziziko, n’abo abajjuza ennyumba ya Mukama waabwe ebikolwa eby’obukambwe n’obulimba. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 Awo ku lunaku olwo ndibonereza abo bonna ababuuka ku mulyango, abajjuza ennyumba ya mukama waabwe ekyejo n'obulimba. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU9 Ku olwo nzija kubonereza ababuuka omwango, abajjuzizza ekiggwa kya mukama waabwe n'obukambwe n'enkwe. See the chapterLuganda DC Bible 20039 Ndibonereza abo bonna abaziza okulinnya ku mwango gw'omulyango, era abajjuza ennyumba ya mukama waabwe eby'obukambwe n'obukumpanya.” See the chapter |