Zeffaniya 1:4 - Luganda Bible 20034 “Ndibonereza ab'omu Buyudaaya, n'ab'omu Yerusaalemu bonna. Era ndizikiriza abasinza Baali, abakyasigaddewo mu kifo ekyo, waleme kubaawo wadde ajjukira bakabona be. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 “Ndibonereza ab'omu Yuda, n'ab'omu Yerusaalemi bonna. Ndizikiriza abasinza Baali abakyasigaddewo mu kifo ekyo era tewalibaawo ajjukira bakabona be. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Ndigololera ku Yuda omukono gwange, era ne ku abo bonna abali mu Yerusaalemi; era ekitundu kya Baali ekifisseewo n’ennyumba ya Bakemali, bakabona abasinza ebifaananyi, ndibazikiriza okuva mu kifo kino, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 Era ndigololera ku Yuda omukono gwange ne ku abo bonna abali mu Yerusaalemi; era ndimalawo ekitundu kya Baali ekifisseewo okuva mu kifo kino, n'erinnya lya Bakemali wamu ne bakabona; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU4 “Omukono gwange nzija kugugololera ku Yuda ne ku bonna abasula mu Yeruzaalemu; mu kifo kino nzija kukutulako buli baasigalawo aba Baali, n'amannya g'emmandwa ne bakabona be, See the chapterLuganda DC Bible 20034 “Ndibonereza ab'omu Buyudaaya, n'ab'omu Yerusaalemu bonna. Era ndizikiriza abasinza Baali, abakyasigaddewo mu kifo ekyo, waleme kubaawo wadde ajjukira bakabona be. See the chapter |