Online Bible

- Advertisements -




Zeffaniya 1:3 - Luganda Bible 2003

3 abantu bonna n'ensolo, n'ebinyonyi n'ebyennyanja era ndisanyaawo aboonoonyi. Ndizikiriza abantu obutalekaawo n'omu. Nze Mukama nze njogedde.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 abantu bonna n'ensolo, n'ebinyonyi eby'omu bbanga n'ebyennyanja wamu n'abakola ebibi bonna. Ndizikiririza ddala abantu obutalekaawo n'omu. Nze Mukama nze njogedde.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 “Ndizikiriza abantu wamu n’ensolo; ndizikiriza ebinyonyi eby’omu bbanga n’ebyennyanja; ababi balisigaza ntuumu ya kafakalimbo; bwe ndimalawo abantu okuva ku nsi,” bw’ayogera Mukama.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 Ndimalawo omuntu n'ensolo; ndizikiriza ennyonyi ez'omu bbanga n'eby'ennyanja ebiri mu nnyanja, n'enkonge wamu n'ababi: era ndimalawo abantu okuva ku maaso g'ensi, bw'ayogera Mukama.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

3 “nzija kwerawo abantu n'ebisolo; nzija kwerawo ebinyonyi eby'omu bbanga n'ebyennyanja mu nnyanja. Ababi ndibazikiriza; nzija kusaanyaawo abantu bonna wonna ku nsi,” Omukama y'agamba.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

3 abantu bonna n'ensolo, n'ebinyonyi n'ebyennyanja era ndisanyaawo aboonoonyi. Ndizikiriza abantu obutalekaawo n'omu. Nze Mukama nze njogedde.

See the chapter Copy




Zeffaniya 1:3

Follow us:

Advertisements


Advertisements