Online Bible

- Advertisements -




Zabbuli 5:8 - Luganda Bible 2003

8 Ayi Mukama, nnuŋŋamya nkolenga ky'oyagala, kubanga nnina abampalana bangi. Ndaga bulungi ekkubo lyo lye mba nkwata.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

8 Ayi Mukama onkulembere nkole by'oyagala, kubanga abalabe bange bangi. Ndaga bulungi ekkubo lyo.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

8 Onkulembere, Ayi Mukama, mu butuukirivu bwo, olw’abalabe bange, ondage ekkubo eggolokofu ery’okutambulirangamu.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

8 Ontwale, ai Mukama, mu butuukirivu bwo olw'abalabe bange; Ongololere ekkubo lyo mu maaso gange.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

8 Naye nze, olw'ekisa kyo ekingi, ndiyingira mu Nnyumba yo; ndivunnamira Ekiggwa kyo ekitukuvu nga nkussaamu ekitiibwa.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

8 Ayi Mukama, nnuŋŋamya nkolenga ky'oyagala, kubanga nnina abampalana bangi. Ndaga bulungi ekkubo lyo lye mba nkwata.

See the chapter Copy




Zabbuli 5:8

Follow us:

Advertisements


Advertisements