Online Bible

- Advertisements -




Zabbuli 4:2 - Luganda Bible 2003

2 Mmwe abantu mulituusa wa okumpeebuula? Mulituusa wa okwagala ebitaliimu, n'okukolera ku by'obulimba?

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 Mmwe abantu, mulituusa wa okumpeebuula? Mulituusa wa okwagala ebitaliimu, n'okugoberera eby'obulimba? (Seera)

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 Mmwe abaana b’abantu, mulituusa wa okuswazanga ekitiibwa kyange? Mulituusa ddi okugoberera okwagala ebitaliimu, n’okunoonya eby’obulimba?

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 Mmwe abaana b'abantu, mulituusa wa okukyusa ekitiibwa kyange mu nsonyi? Mulituusa wa okwagala ebitaliimu, n'okugoberera eby'obulimba? (Seera)

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

2 Bwe nkoowoola gy'oli, mpulira, ayi Katonda w'obutuukirivu bwange; mpa ntoowolokokeko mu nnaku zange; nsaasira, owulire essaala yange.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

2 Mmwe abantu mulituusa wa okumpeebuula? Mulituusa wa okwagala ebitaliimu, n'okukolera ku by'obulimba?

See the chapter Copy




Zabbuli 4:2

Follow us:

Advertisements


Advertisements