Zabbuli 3:7 - Luganda Bible 20037 Ayi Mukama, jjangu ondokole, ayi Katonda wange! Ggwe okuba abalabe bange empi ku ttama, n'omenya amannyo g'aboonoonyi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Yimuka, Ayi Mukama, ondokole, Ayi Katonda wange: Kubanga okuba abalabe bange bonna ku ttama, N'omenya amannyo g'ababi. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Golokoka, Ayi Mukama, ondokole Ayi Katonda wange okube abalabe bange bonna omenye oluba lw’abakola ebibi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Golokoka, ai Mukama: ondokole, ai Katonda wange: Kubanga wakuba abalabe bange bonna ku ttama; Wamenya amannyo g'ababi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 Sijja kutya nkumi za bantu abasituse okunnwanyisa ku njuyi zonna. See the chapterLuganda DC Bible 20037 Ayi Mukama, jjangu ondokole, ayi Katonda wange! Ggwe okuba abalabe bange empi ku ttama, n'omenya amannyo g'aboonoonyi. See the chapter |