Zabbuli 2:8 - Luganda Bible 20038 Nsaba, nze ndikuwa amawanga gonna n'ensi yonna, bibe bibyo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Nsaba nze, nange ndikuwa amawanga okubeera obusika bwo, N'ensi yonna okubeera eyiyo. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Nsaba, nange ndikuwa amawanga gonna okuba obusika bwo, era n’ensi yonna gy’ekoma okuba amatwale go. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Onsabe nze, nange ndikuwa amawanga okubeera obusika bwo, N'ensonda ez'ensi okubeera amatwale go. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 Nsaba, nzija kukuwa amawanga bubeere busika bwo; n'enkingi z'ensi zibeere butaka bwo. See the chapterLuganda DC Bible 20038 Nsaba, nze ndikuwa amawanga gonna n'ensi yonna, bibe bibyo. See the chapter |