Online Bible

- Advertisements -




Zabbuli 2:12 - Luganda Bible 2003

12 sikulwa ng'asunguwala ne muzikirira. Obusungu bwe tebulwa kusituka. Ba mukisa abo bonna abamweyuna.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

12 Munywegere omwana, aleme okusunguwala, si kulwa nga muzikirizibwa, Kubanga obusungu bwe bubuubuuka mangu. Ba mukisa abo bonna abamweyuna.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

12 Mwanirize Omwana, mumusembeze Mukama aleme okubasunguwalira n’okubazikiriza nga muli mu kkubo lyammwe; kubanga obusungu bwe bubuubuuka mangu. Kyokka bonna abaddukira gy’ali balina omukisa.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

12 Munywegere omwana, aleme okusunguwala, nammwe ne mubula mu kkubo, Kubanga obusungu bwe bulibuubuuka mangu. Balina omukisa bonna abamweyuna ye.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

12 Sikulwa ng'asunguwala ne musaanyizibwawo mu kkubo lyammwe; kubanga obusungu bwe butumbuka mangu. Beesiimye bonna abaddukira gy'ali.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

12 sikulwa ng'asunguwala ne muzikirira. Obusungu bwe tebulwa kusituka. Ba mukisa abo bonna abamweyuna.

See the chapter Copy




Zabbuli 2:12

Follow us:

Advertisements


Advertisements