Zabbuli 1:3 - Luganda Bible 20033 Afaanaanyirizibwa n'omuti ogwasimbibwa okumpi n'ensulo z'amazzi, ogubala ebibala mu kiseera kyabyo, era ogutawotoka makoola. Mu buli ky'akola aba wa mukisa. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Naye alifaanana ng'omuti ogwasimbibwa okumpi n'ensulo ez'amazzi, Ogubala ebibala byagwo mu ntuuko zaagwo. Amalagala gaagwo tegawotoka, Na buli ky'akola, akiweerwako omukisa. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Afaanana ng’omuti ogwasimbibwa ku mabbali g’omugga, ogubala ebibala byagwo mu ntuuko zaabyo, n’ebikoola byagwo tebiwotoka. Na buli ky’akola kivaamu birungi byereere. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Naye alifaanana ng'omuti ogwasimbibwa okumpi n'ensulo ez'amazzi, Ogubala emmere yaagwo mu ntuuko zaayo, Era amalagala gaagwo tegawotoka; Na buli ky'akola, akiweerwako omukisa. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU3 Ali ng'omuti ogwasimbibwa okumpi n'emyala egy'amazzi, ogussaako ebibala byagwo mu budde bwagwo, n'ebikoola byagwo ebitawotookerera; buli ky'akola kigenda bulungi. See the chapterLuganda DC Bible 20033 Afaanaanyirizibwa n'omuti ogwasimbibwa okumpi n'ensulo z'amazzi, ogubala ebibala mu kiseera kyabyo, era ogutawotoka makoola. Mu buli ky'akola aba wa mukisa. See the chapter |