Yuda 1:25 - Luganda Bible 200325 oyo Katonda omu yekka, atulokola ng'ayita mu Yesu Kristo Mukama waffe, abe n'ekitiibwa, n'obukulu, n'obufuzi, n'obuyinza okuva edda n'edda, ne kaakano, n'emirembe gyonna. Amiina. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI25 Katonda omu yekka Omulokozi waffe, ku bwa Yesu Kristo Mukama waffe, aweebwenga ekitiibwa, obukulu, amaanyi n'obuyinza, okuva mu mirembe gyonna egyayita, ne kaakano era ne mu emirembe egitaliggwaawo. Amiina. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya25 Katonda oyo omu yekka atulokola okuyita mu Yesu Kristo Mukama waffe, agulumizibwe era atenderezebwenga olw’amaanyi ge n’obuyinza bwe, okuva ku mirembe gyonna egyayita, ne kaakano era ne mu mirembe egitaliggwaawo! Amiina. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya25 Katonda omu yekka Omulokozi waffe, ku bwa Yesu Kristo Mukama waffe, aweebwenga ekitiibwa, obukulu, amaanyi n'obuyinza, edda n'edda ng'emirembe n'emirembe teginnabaawo, kaakano era n'emirembe egitaliggwaawo. Amiina. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU25 eri Katonda yekka omulokozi waffe, mu Yezu Kristu Mukama waffe, ebeere ekitiibwa n'obukulu, n'okufuga, n'obuyinza emirembe gyonna nga teginnabaawo, na kaakano, na bulijjo. Amiina. See the chapterLuganda DC Bible 200325 oyo Katonda omu yekka, atulokola ng'ayita mu Yesu Kristo Mukama waffe, abe n'ekitiibwa, n'obukulu, n'obufuzi, n'obuyinza okuva edda n'edda, ne kaakano, n'emirembe gyonna. Amiina. See the chapter |