Online Bible

- Advertisements -

Yuda 1:24 - Luganda Bible 2003

24 Oyo ayinza okubakuuma ne mutagwa, n'okubatuusa w'ali mu kitiibwa kye nga temuliiko bbala, era nga musanyuka,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

24 Naye oyo ayinza okubakuuma obuteesittala, n'okubayimiriza mu maaso g'ekitiibwa kye nga temuliiko bulema mu kujaguza,

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

24 Katonda asobola okubawanirira muleme okuva mu kkubo lye, era n’okubatuusa mu maaso ge ag’ekitiibwa nga temuliiko kamogo era nga mujjudde essanyu;

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

24 Naye oyo ayinza okubakuuma obuteesittala, n'okubayimiriza mu maaso g'ekitiibwa kye nga temuliiko bulema mu kujaguza,

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

24 Eri oyo asobola okubawonya okugwa, ate n'okubayimiriza mu maaso g'ekitiibwa kye nga temuliiko bbala era nga muli basanyufu,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

24 Oyo ayinza okubakuuma ne mutagwa, n'okubatuusa w'ali mu kitiibwa kye nga temuliiko bbala, era nga musanyuka,

See the chapter Copy

Yuda 1:24

Follow us:

Advertisements

Advertisements