Yuda 1:23 - Luganda Bible 200323 Abalala mubawonye, nga mubasika mu muliro; n'abalala mubeegendereze mu kubakwatirwa ekisa, nga mukyawa n'ekyambalo ekyonooneddwa empisa embi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI23 era abalala mubalokolenga, nga mubakwakkula okubaggya mu muliro; era abalala mubasaasirenga mu kutya; nga mukyawa ekyambalo omubiri kye gwasiiga amabala. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya23 n’abalala mufubenga okubawonya nga mubakwakkula mu nnimi z’omuliro, n’abalala mubatuuse eri Mukama nga muyita mu kubalaga ekisa ng’aboonoonyi, wabula mukyawe ekyambalo, ekijjudde amabala agakiteekeddwako omubiri gwabwe. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya23 era abalala mubalokolenga, nga mubakwakkula okubaggya mu muliro; era abalala mubasaasirenga mu kutya; nga mukyawa ekyambalo omubiri kye gwasiiga amabala. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU23 abalala mubawonye mu muliro nga mubasikayo; abandi mubakwate na kisa, naye nga mutya, nga mukyayira ddala ekyambalo ekijamawaziddwa omubiri. See the chapterLuganda DC Bible 200323 Abalala mubawonye, nga mubasika mu muliro; n'abalala mubeegendereze mu kubakwatirwa ekisa, nga mukyawa n'ekyambalo ekyonooneddwa empisa embi. See the chapter |