Online Bible

- Advertisements -




Yuda 1:21 - Luganda Bible 2003

21 Munywerere ku kwagala kwa Katonda, nga mulindirira okusaasira kwa Mukama waffe Yesu Kristo okubatuusa mu bulamu obutaggwaawo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

21 mwekuumirenga mu kwagala kwa Katonda, nga mulindirira okusaasira kwa Mukama waffe Yesu Kristo olw'obulamu obutaggwaawo.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

21 nga mwekuumira mu kwagala kwa Katonda, nga mwesunga okusaasira kwa Mukama waffe Yesu Kristo olw’obulamu obutaggwaawo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

21 mwekuumenga mu kwagala kwa Katonda, nga mulindirira okusaasira kwa Mukama waffe Yesu Kristo olw'obulamu obutaggwaawo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

21 mwekuumire mu kwagala Katonda; mulindirire ekisa kya Mukama waffe Yezu Kristu ekibatuusa mu bulamu obutaggwaawo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

21 Munywerere ku kwagala kwa Katonda, nga mulindirira okusaasira kwa Mukama waffe Yesu Kristo okubatuusa mu bulamu obutaggwaawo.

See the chapter Copy




Yuda 1:21

Follow us:

Advertisements


Advertisements