Online Bible

- Advertisements -

Yuda 1:20 - Luganda Bible 2003

20 Naye mmwe abaagalwa, okukkiriza kwammwe okutukuvu ennyo kwe kuba kubeera omusingi kwe muzimbira obulamu bwammwe, nga musinza Katonda mu Mwoyo Mutuukirivu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

20 Naye mmwe, abaagalwa, bwe mwezimba ku kukkiriza kwammwe okutukuvu ennyo, nga musaba mu Mwoyo Omutukuvu,

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

20 Naye mmwe, abaagalwa, musaana okuzimba obulamu bwammwe nga bweyongera okuba obw’amaanyi, nga mubuzimbira ku musingi ogw’okukkiriza kwammwe okutukuvu, era nga musaba mu Mwoyo Mutukuvu,

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

20 Naye mmwe, abaagalwa, bwe mwezimba ku kukkiriza kwammwe okutukuvu ennyo, nga musaba mu Mwoyo Omutukuvu,

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

20 Naye mmwe, abaagalwa, mwezimbire ku kukkiriza kwammwe okutukuvu ddala; mwegayirire mu Mwoyo Mutuukirivu;

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

20 Naye mmwe abaagalwa, okukkiriza kwammwe okutukuvu ennyo kwe kuba kubeera omusingi kwe muzimbira obulamu bwammwe, nga musinza Katonda mu Mwoyo Mutuukirivu.

See the chapter Copy

Yuda 1:20

Follow us:

Advertisements

Advertisements