Yuda 1:19 - Luganda Bible 200319 Be bo abaleeta okwawukana, abeemalidde ku by'ensi, era abatalina Mwoyo Mutuukirivu. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI19 Abo be bavako okwawula, abantu ab'omubiri, abatalina Mwoyo. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya19 Abo be bo abaleeta enjawukana, ab’omubiri obubiri era abatalina Mwoyo Mutukuvu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya19 Abo be baleeta okwawula, ab'omubiri, abatalina Mwoyo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU19 Be bo abaleeta okweyawulayawulamu; ba ndowooza ya nsi, tebaliimu Mwoyo. See the chapterLuganda DC Bible 200319 Be bo abaleeta okwawukana, abeemalidde ku by'ensi, era abatalina Mwoyo Mutuukirivu. See the chapter |