Online Bible

- Advertisements -




Yuda 1:18 - Luganda Bible 2003

18 Baabagamba mmwe nti: “Mu nnaku ez'oluvannyuma, walibaawo abasekerera abakkiriza, era abagoberera okwegomba kwabwe okubi, nga tebassaamu Katonda kitiibwa.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

18 bwe baabagamba nti, “Mu biro eby'oluvannyuma walibaawo abantu abalibasekerera, nga batambulira mw'ebyo bye beegomba, era nga tebatya Katonda.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

18 bwe baabagamba nti, “Mu nnaku ez’oluvannyuma walijjawo abantu abalibasekerera, nga beegomba nga bwe baagala, nga batambulira mu bitasiimibwa Katonda.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

18 bwe baabagamba nti Mu biro eby'oluvannyuma walibaawo abasekerezi abatambula ng'okwegomba kwabwe bo bwe kuli okw'obutatya Katonda.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

18 bwe baabagamba nti: “Mu nnaku ez'oluvannyuma walijjayo abaduuze abagoberera amaddu gaabwe amakafiiri.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

18 Baabagamba mmwe nti: “Mu nnaku ez'oluvannyuma, walibaawo abasekerera abakkiriza, era abagoberera okwegomba kwabwe okubi, nga tebassaamu Katonda kitiibwa.”

See the chapter Copy




Yuda 1:18

Follow us:

Advertisements


Advertisements