Online Bible

- Advertisements -




Yuda 1:14 - Luganda Bible 2003

14 Be bo Enoka ow'omusanvu okuva ku Adamu, be yayogerako bwe yalanga nti: “Laba, Mukama ajja n'enkumi n'enkumi z'abatukuvu be,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

14 Era abo Enoka, eyaliwo ku mulembe ogw'omusanvu okuva ku Adamu, yaboogerako nti, “Laba, Mukama yajja n'abatukuvu be kakadde (1,000,000),

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

14 Enoka eyaliwo nga wayiseewo emirembe musanvu okuva ku Adamu, abantu bano yaboogerako eby’obunnabbi nti, “Mulabe Mukama ajja n’abatukuvu be abangi ennyo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

14 Era abo yabalagulako Enoki, ow'omusanvu okuva ku Adamu, ng'ayogera nti Laba, Mukama yajja n'abatukuvu be kakumi,

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

14 Enoki ow'olulyo olwomusanvu okuva ku Adamu abo be yayogerako nti: “Omukama wuuno azze n'enkumi n'enkumi z'abatuukirivu be,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

14 Be bo Enoka ow'omusanvu okuva ku Adamu, be yayogerako bwe yalanga nti: “Laba, Mukama ajja n'enkumi n'enkumi z'abatukuvu be,

See the chapter Copy




Yuda 1:14

Follow us:

Advertisements


Advertisements