Yuda 1:11 - Luganda Bible 200311 Zibasanze, kubanga ekkubo bakutte lya Kayini. Olw'okwagala ebyokufuna, bagudde mu nsobi ya Balamu. Bajeemye nga Koora, ne bazikirira nga ye. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI11 Zibasanze! kubanga batambulira mu kkubo lya Kayini, olw'okwagala okufuna bakoze nga Balamu, bakuzikirira mu bujeemu nga Koola. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya11 Zibasanze abo! Kubanga bagoberera ekkubo lya Kayini, era bakola buli kye basobola okufunamu ensimbi okufaanana nga Balamu, era ne bajeemera Katonda nga Koola bwe yakola, noolwekyo balizikirizibwa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya11 Zibasanze! kubanga batambulira mu kkubo lya Kayini, ne baddukira mu kukyama kwa Balamu olw'empeera, ne babuulira mu kuwakana kwa Koola. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU11 Zibasanze! Ekkubo bakutte lya Kayini; olw'okufuna empeera, bawondedde bunnambiro ensobi ya Balaamu, ne bazikiririra mu bujeemu bwa Kora. See the chapterLuganda DC Bible 200311 Zibasanze, kubanga ekkubo bakutte lya Kayini. Olw'okwagala ebyokufuna, bagudde mu nsobi ya Balamu. Bajeemye nga Koora, ne bazikirira nga ye. See the chapter |