Online Bible

- Advertisements -




Yuda 1:10 - Luganda Bible 2003

10 Kyokka abo, byonna bye batategeera babivuma; ate ebyo bye bategeera mu buwangwa bwabwe ng'ensolo ezitalina magezi, bye bibazikiriza.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

10 Naye abo bye byonna bye batategeera babivvoola, era ebyo bye bamanyi mu ngeri y'obutonde, okufaanana ng'ensolo, bibaleetedde okuzikirira.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

10 Naye kale abantu bano bavvoola kye batategeera, era okufaanana ng’ensolo obusolo bakola buli kye baagala, era ebyo bibaleetedde okuzikirira.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

10 Naye abo bye batamanya byonna babivuma: bye bamanya mu buzaaliranwa ng'ensolo ezitalina magezi mu ebyo bazikirira.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

10 Naye bo bano byonna bye batategeera bavuma bivume; naye ate ebyo bye bamanyi okusinziira mu butonde ng'ensolo ezitalina magezi bwe zibimanya, mwe bazikiririra.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

10 Kyokka abo, byonna bye batategeera babivuma; ate ebyo bye bategeera mu buwangwa bwabwe ng'ensolo ezitalina magezi, bye bibazikiriza.

See the chapter Copy




Yuda 1:10

Follow us:

Advertisements


Advertisements