Online Bible

- Advertisements -




Tito 3:9 - Luganda Bible 2003

9 Naye weewalenga empaka ez'obusiru, n'okukaayana ku nkalala z'amannya g'abajjajja b'abantu. Era weewalenga okuwakanira ebikwata ku Mateeka. Kubanga ebyo tebiriiko kye bigasa, era bya bwereere.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 naye weewalenga empaka ez'obusirusiru, enkalala ez'endyo, ennyombo n'okuwakanira amateeka, kubanga tebiriiko kye bigasa so tebiriimu.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Naye weewalenga empaka ez’obusirusiru, n’okukaayana ku nkalala eziraga obuzaale bw’abantu, n’ennyombo, n’entalo ebikwata ku mateeka; kubanga tebiriiko kye bigasa era tebiriimu nsa.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 naye empaka ez'obusiru n'ebitabo ebirimu endyo z'okuzaalibwa n'ennyombo n'okuwakanira amateeka obyewalenga; kubanga tebiriiko kye bigasa so tebiriimu.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

9 Naye weewale endasano ez'ekisiru, n'okunonooza endyo, okuyomba n'okukaayana ku Tteeka, kubanga bino tebiganyula era temuli kantu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

9 Naye weewalenga empaka ez'obusiru, n'okukaayana ku nkalala z'amannya g'abajjajja b'abantu. Era weewalenga okuwakanira ebikwata ku Mateeka. Kubanga ebyo tebiriiko kye bigasa, era bya bwereere.

See the chapter Copy




Tito 3:9

Follow us:

Advertisements


Advertisements