Tito 3:2 - Luganda Bible 20032 Bakuutire balemenga kwogera bubi ku muntu n'omu, era beewalenga okuyomba; babenga bakkakkamu, era bassengamu abantu bonna ekitiibwa, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 nga teboogera bubi ku muntu yenna, nga beewala okuyomba, abawombeefu, era nga bassaamu ekitiibwa abantu bonna. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Bakuutire baleme kwogerebwako bubi, era beewalenga okuyomba, babenga bakkakkamu era babeerenga bawombeefu eri abantu bonna. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 obutavumanga muntu yenna, obutalwananga, okwewombeekanga, nga balaga obukkakkamu bwonna eri abantu bonna. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 nga tebawaayiriza, tebayombayomba, bateefu, ab'eggonjebwa eri buli muntu. See the chapterLuganda DC Bible 20032 Bakuutire balemenga kwogera bubi ku muntu n'omu, era beewalenga okuyomba; babenga bakkakkamu, era bassengamu abantu bonna ekitiibwa, See the chapter |