Tito 2:8 - Luganda Bible 20038 Buli ky'oyogera kiteekwa okuba ekituufu, era nga tekiriiko kye kinenyezebwamu, oyo akiwakanya alyoke aswale, olw'obutaba na kibi ky'atwogerako. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 nga buli ky'oyogera tekiriiko kya kunenyezebwa, oyo atali ku lulwo alyoke akwatibwenga ensonyi, nga talina kibi kya kutwogerako. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Buli ky’oyogera kiteekwa okuba nga tekiriiko kya kunenyezebwa, oyo awakanya alyoke aswale, nga talina kibi kya kukwogerako. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 ebigambo eby'obulamu ebitanenyezeka; oyo atali ku lulwo alyoke akwatibwenga ensonyi, nga talina kibi kya kutwogerako. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 ow'ebigambo ebiramu ebitasobola kuvunaanibwa; olwo abo abakuwakanya baswale olw'obutaba na kibi kye bayinza kutwogerako. See the chapterLuganda DC Bible 20038 Buli ky'oyogera kiteekwa okuba ekituufu, era nga tekiriiko kye kinenyezebwamu, oyo akiwakanya alyoke aswale, olw'obutaba na kibi ky'atwogerako. See the chapter |