Tito 2:3 - Luganda Bible 20033 Abakazi abakulu nabo bakubirizenga bw'otyo, babenga n'empisa ezisaanira abantu ba Katonda, nga tebawaayiriza, era nga tebatamiira. Bateekwa okuyigirizanga ebirungi, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Abakazi abakulu nabo bakubirizenga babeerenga n'empisa ezisaanira mu bantu, nga tebawaayiriza, era nga si batamiivu, naye abayigiriza ebirungi; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Abakazi abakulu nabo bakubirize bw’otyo babe n’empisa ezisaanira abantu ba Katonda, nga tebawaayiriza, era nga tebatamiira, wabula nga bayigiriza ebirungi, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 n'abakazi abakadde bwe batyo mu kifaananyi kyabwe nga beewombeeka, si abawaayiriza, so si abafugibwa omwenge omungi, abayigiriza ebirungi; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU3 Era bw'otyo ne ku bakazi abakulu, babe ba kitiibwa mu neeyisa yaabwe, abatasala bigambo, nga si bafugwa mwenge, wabula abayigiriza ekirungi; See the chapterLuganda DC Bible 20033 Abakazi abakulu nabo bakubirizenga bw'otyo, babenga n'empisa ezisaanira abantu ba Katonda, nga tebawaayiriza, era nga tebatamiira. Bateekwa okuyigirizanga ebirungi, See the chapter |