Online Bible

- Advertisements -

Tito 2:14 - Luganda Bible 2003

14 Kristo oyo yeewaayo ku lwaffe, alyoke atununule mu bibi byaffe byonna, atufuule abantu be abalongoofu, abanyiikirira okukola ebirungi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

14 eyeewaayo ku lwaffe, alyoke atununule mu bujeemu bwonna, era yeerongooseze eggwanga ery'envuma, erinyiikirira ebikolwa ebirungi.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

14 eyeewaayo ku lwaffe, alyoke atununule mu bujeemu bwaffe bwonna, era yeerongooseza eggwanga ery’envuma, erinyiikirira ebikolwa ebirungi.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

14 eyeewaayo ku lwaffe, alyoke atununule mu bujeemu bwonna, era yeerongooseze eggwanga ery'envuma, erinyiikirira ebikolwa ebirungi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

14 eyeewaayo olw'okubeera ffe alyoke atununule mu buli bubi bwonna, ate yeetukulize abantu ababe ku bubwe, abatakabanira okukola ekirungi.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

14 Kristo oyo yeewaayo ku lwaffe, alyoke atununule mu bibi byaffe byonna, atufuule abantu be abalongoofu, abanyiikirira okukola ebirungi.

See the chapter Copy

Tito 2:14

Follow us:

Advertisements

Advertisements