Tito 2:12 - Luganda Bible 200312 Era kituyigiriza okulekayo obutassaamu Katonda kitiibwa, n'okulekayo okwegomba kw'ensi, tulyoke tube bateefu, abeesimbu, era abassaamu Katonda ekitiibwa nga tuli ku nsi kuno, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI12 nga kitubuulirira okugaananga obutatya Katonda n'okwegomba okw'omu nsi, tulyoke tubeerenga abateefu, abatuukirivu, era abatya Katonda mu nsi eno, See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya12 era kituyigiriza tuleke obutatya Katonda, n’okwegomba kw’ensi, tulyoke tube beegendereza, abatuukirivu abatya Katonda nga tuli mu mulembe gwa kaakano; See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya12 nga kitubuulirira okugaananga obutatya Katonda n'okwegomba okw'omu nsi, tulyoke tubeerenga abalamu mu mirembe egya kaakano mu kwegendereza n'obutuukirivu n'okutya Katonda, See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU12 Etuyigiriza okwegaana buli kikaafiiri n'amaddu g'ensi, tubeere abamanyi okwefuga, ab'empisa, abatuukirivu era abasomi mu nsi eno, See the chapterLuganda DC Bible 200312 Era kituyigiriza okulekayo obutassaamu Katonda kitiibwa, n'okulekayo okwegomba kw'ensi, tulyoke tube bateefu, abeesimbu, era abassaamu Katonda ekitiibwa nga tuli ku nsi kuno, See the chapter |