Tito 2:10 - Luganda Bible 200310 wadde okubabbako ebyabwe. Naye balagenga obwesigwa obw'amazima mu byonna, abantu balyoke basiime enjigiriza ya Katonda Omulokozi waffe. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 nga tebabba, naye nga beesigwa ddala mu byonna; balyoke bayonjenga okuyigiriza kw'Omulokozi waffe Katonda mu byonna. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 wadde okubabbangako ebyabwe. Wabula babenga beesigwa ddala mu byonna, nga beeyisa bulungi, abantu balyoke bayaayaanire okuyigiriza kwa Katonda Omulokozi waffe mu buli ngeri yonna. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 obutabbanga, naye okulaganga obwesigwa obulungi bwonna; balyoke bayonjenga okuyigiriza kw'Omulokozi waffe Katonda mu byonna. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU10 abateetoolatoola, wabula balage obwesigwa obulungi obwa namaddala, balyoke mu buli ngeri baweese enjigiriza ya Katonda Mulokozi waffe ekifaananyi ekirungi. See the chapterLuganda DC Bible 200310 wadde okubabbako ebyabwe. Naye balagenga obwesigwa obw'amazima mu byonna, abantu balyoke basiime enjigiriza ya Katonda Omulokozi waffe. See the chapter |