Online Bible

- Advertisements -




Tito 1:7 - Luganda Bible 2003

7 kubanga omulabirizi nga bw'ali omuweereza wa Katonda, ateekwa okuba nga taliiko ky'anenyezebwamu, nga teyeekulumbaza, nga tasunguwala mangu, nga tatamiira, nga si mukambwe, era nga talulunkanira byakufuna.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Kubanga omulabirizi kimugwanira okuba nga taliiko kya kunenyezebwa, ng'omuwanika wa Katonda, nga si mukakanyavu, si wa busungu, si mutamiivu, si mukambwe, nga teyeegomba kufuna magoba mu bukuusa;

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Omulabirizi kimugwanira okuba nga taliiko kya kunenyezebwa ng’omuwanika wa Katonda, nga si mukakanyavu, nga si wa busungu, nga si mutamiivu, nga si mukambwe, nga teyeegomba kufuna magoba mu bukuusa

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 Kubanga omulabirizi kimugwanira obutabangako musango, ng'omuwanika wa Katonda; si mukakanyavu, si wa busungu, si ayombera ku mwenge, si akuba, si eyeegomba amagoba mu bukuusa;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

7 Ate ye omulabirizi, asaanye abeere nga taliiko musango ng'omuweereza wa Katonda, nga si wa lunkulu, tasunguwala mangu, si mutamiivu, si mukambwe, talulunkanira kufuna,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

7 kubanga omulabirizi nga bw'ali omuweereza wa Katonda, ateekwa okuba nga taliiko ky'anenyezebwamu, nga teyeekulumbaza, nga tasunguwala mangu, nga tatamiira, nga si mukambwe, era nga talulunkanira byakufuna.

See the chapter Copy




Tito 1:7

Follow us:

Advertisements


Advertisements