Online Bible

- Advertisements -




Tito 1:4 - Luganda Bible 2003

4 Nkuwandiikira ggwe Tito omwana wange ddala, mu kukkiriza kwaffe ffenna. Katonda Kitaffe ne Yesu Kristo Mukama waffe bakukwatirwe ekisa, era bakuwe emirembe.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

4 eri Tito, omwana wange ggeregere ng'okukkiriza kwaffe fenna bwe kuli; ekisa n'emirembe ebiva eri Katonda Kitaffe ne Kristo Yesu Omulokozi waffe bibeerenga gy'oli.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

4 eri Tito omwana wange ddala ng’okukkiriza kwaffe ffenna okwa awamu bwe kuli, n’ekisa n’emirembe ebiva eri Katonda Kitaffe ne Kristo Yesu omulokozi waffe.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

4 eri Tito, omwana wange ggeregere ng'okukkiriza kwaffe fenna bwe kuli: ekisa n'emirembe ebiva eri Katonda Kitaffe ne Kristo Yesu Omulokozi waffe bibeerenga gy'oli.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

4 Ya Tito, mutabani wange olw'okukkiriza okutugatta awamu; eneema, okusaasira, n'emirembe okuva ewa Katonda Taata n'Omukama Kristu Yezu Mulokozi waffe.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

4 Nkuwandiikira ggwe Tito omwana wange ddala, mu kukkiriza kwaffe ffenna. Katonda Kitaffe ne Yesu Kristo Mukama waffe bakukwatirwe ekisa, era bakuwe emirembe.

See the chapter Copy




Tito 1:4

Follow us:

Advertisements


Advertisements