Tito 1:3 - Luganda Bible 20033 Ekiseera bwe kyatuuka, obulamu obwo n'abulagira mu bigambo, bye yankwasa mbitegeeze abantu, nga Katonda Omulokozi waffe bwe yalagira. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 naye mu ntuuko zaabyo yayolesa ekigambo kye mu kubuulira kwe nnateresebwa nze ng'ekiragiro kya Katonda Omulokozi waffe bwe kiri; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 naye mu ntuuko zaabyo, yayolesa ekigambo kye mu kubuulira Enjiri, kwe nateresebwa ng’ekiragiro kya Katonda Omulokozi waffe bwe kiri, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 naye mu ntuuko ze yalabisa ekigambo kye mu kubuulira kwe nnateresebwa nze ng'ekiragiro kya Katonda Omulokozi waffe bwe kiri; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU3 ate akadde bwe kaatuuka, n'amanyisa ekigambo kye nga kirangirirwa, omulimu gwennyini ogwankwasibwa mu kiragiro ekyava ewa Katonda Mulokozi waffe. See the chapterLuganda DC Bible 20033 Ekiseera bwe kyatuuka, obulamu obwo n'abulagira mu bigambo, bye yankwasa mbitegeeze abantu, nga Katonda Omulokozi waffe bwe yalagira. See the chapter |