Online Bible

- Advertisements -




Tito 1:15 - Luganda Bible 2003

15 Eri abalongoofu, ebintu byonna biba birongoofu. Naye eri abo abatali balongoofu n'abatakkiriza, tewaba kirongoofu, kubanga amagezi gaabwe n'ebirowoozo byabwe byayonooneka.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

15 Eri abalongoofu byonna birongoofu, naye eri abagwagwa n'abatakkiriza tewali kirongoofu; naye amagezi gaabwe era n'omwoyo byasiigibwa obugwagwa.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

15 Eri abalongoofu, ebintu byonna biba birongoofu, naye eri abo abatali balongoofu n’abatakkiriza, tewaba kirongoofu na kimu. Kubanga amagezi gaabwe n’ebirowoozo byabwe byayonooneka.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

15 Eri abalongoofu byonna birongoofu: naye abasiigibwa obugwagwa n'abatakkiriza eri abo tewali kirongoofu; naye amagezi gaabwe era n'omwoyo byasiigibwa obugwagwa.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

15 Ku balongoofu byonna biba birongoofu, naye ku abo aboonoonefu, abatakkiriza, teri kitukuvu, anti nga n'emitima gyabwe n'emmeeme zaabwe byayonooneka.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

15 Eri abalongoofu, ebintu byonna biba birongoofu. Naye eri abo abatali balongoofu n'abatakkiriza, tewaba kirongoofu, kubanga amagezi gaabwe n'ebirowoozo byabwe byayonooneka.

See the chapter Copy




Tito 1:15

Follow us:

Advertisements


Advertisements