Tito 1:14 - Luganda Bible 200314 Balemenga okussa omutima ku nfumo ez'obulimba ez'Ekiyudaaya, wadde ku biragiro, abantu abagaana amazima bye bagunja. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 balekeraawo okuwuliriza enfumo ez'obulimba ez'Ekiyudaaya n'ebiragiro by'abantu abakyama okuva ku mazima. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 balekeraawo okuwuliriza enfumo ez’Ekiyudaaya, n’ebiragiro abantu abakyama okuva ku mazima bye bagunja. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 balemenga okuwulira enfumo ez'obulimba ez'Ekiyudaaya n'ebiragiro by'abantu abakyuka okuleka amazima. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU14 ne batadda mu kuwuliriza nfumo za Kiyudaaya na biragiro bya bantu abaava ku mazima. See the chapterLuganda DC Bible 200314 Balemenga okussa omutima ku nfumo ez'obulimba ez'Ekiyudaaya, wadde ku biragiro, abantu abagaana amazima bye bagunja. See the chapter |