Tito 1:11 - Luganda Bible 200311 Abo basaanye okusirisibwa, kubanga boonoona buli maka, nga bayigiriza ebitasaana, balyoke beefunire amagoba amabi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI11 basaanye okuziyizibwa, kubanga abo be bavuunika ennyumba ennamba nga bayigiriza ebitabagwanidde, olw'amagoba ag'obukuusa. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya11 Basaanye okusirisibwa, kubanga boonoona buli maka, nga bayigiriza ebitabagwanidde, balyoke beefunire amagoba ag’obukuusa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya11 abagwanira okuzibibwanga emimwa; kubanga abo be bavuunika ennyumba ennamba nga bayigiriza ebitabagwanidde, olw'amagoba ag'obukuusa. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU11 Bateekwa okusirisibwa, kubanga batabangudde amaka mangi nga bayigiriza ebintu bye batandiyigirizza olw'okugoba amagoba omutali. See the chapterLuganda DC Bible 200311 Abo basaanye okusirisibwa, kubanga boonoona buli maka, nga bayigiriza ebitasaana, balyoke beefunire amagoba amabi. See the chapter |