Online Bible

- Advertisements -




Tito 1:10 - Luganda Bible 2003

10 Waliwo bangi abajeemu, naddala abamu ku bakomole, aboogera ebitaliimu era abalimba.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

10 Kubanga eriyo bangi abawakana, aboogera ebitaliimu era abalimba, era okusingira ddala abo ab'omu bakomole,

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

10 Kubanga waliwo bangi abawakana, aboogera ebitaliimu era abalimba, n’okusingira ddala abo ab’omu bakomole.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

10 Kubanga eriyo bangi abatagonda, aboogera ebitaliimu, abalimba, era okusinga ba mu bakomole,

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

10 Bangi kati ab'eddalu, aboogera omutali nsa, abalimba, naddala abava mu batayirire.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

10 Waliwo bangi abajeemu, naddala abamu ku bakomole, aboogera ebitaliimu era abalimba.

See the chapter Copy




Tito 1:10

Follow us:

Advertisements


Advertisements