Online Bible

- Advertisements -




Oluyimba 1:7 - Luganda Bible 2003

7 Ayi muganzi wange, mbuulira gy'olundira eggana lyo, gy'oliwummuliza mu ttuntu, nneme kukunoonyezanga eri banno gye balundira.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Mbuulira, ggwe emmeeme yange gw'eyagala, Gy'oliisiza ekisibo kyo, gy'okigalamiriza mu ttuntu; Kubanga nandibeeredde ki ng'omukazi ayambadde ekibikka, Awali ebisibo bya banno?

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Ntegeeza ggwe gwe njagala, gy’oliisiza ekisibo kyo, ne gy’owumuliza endiga zo mu ssaawa ez’omu ttuntu. Lwaki mbeera ng’omukazi eyeebisse amaaso nga nninaanye ebisibo eby’abanywanyi bo?

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 Mbuulira, ggwe emmeeme yange gw'eyagala, Gy'oliisiza ekisibo kyo, gy'okigalamiriza mu ttuntu; Kubanga nandibeeredde ki ng'ayambadde ekibikka ku maaso Awali ebisibo bya banno?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

7 Ndagirira, ayi omwoyo gwange gwe gwagala, gy'oliisiza endiga zo, ne gy'oziwummuliza mu ttuntu, nneme kutangatanga kumpi n'amagana ga mikwano gyo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

7 Ayi muganzi wange, mbuulira gy'olundira eggana lyo, gy'oliwummuliza mu ttuntu, nneme kukunoonyezanga eri banno gye balundira.

See the chapter Copy




Oluyimba 1:7

Follow us:

Advertisements


Advertisements