Online Bible

- Advertisements -




Okuva 2:9 - Luganda Bible 2003

9 Muwala wa kabaka n'agamba omukazi nti: “Twala omwana ono omunnyonseze, ndikuwa empeera.” Omukazi n'atwala omwana, n'amuyonsa.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 Muwala wa Falaawo n'amugamba nti, “Twala omwana ono omunnyonseze, nange ndikuwa empeera yo.” Omukazi n'atwala omwana, n'amuyonsa.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Muwala wa Falaawo n’agamba nnyina w’omwana nti, “Twala omwana ono omunderere, nnaakusasulanga.” Omukazi oyo n’atwala omwana n’amulera.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 Muwala wa Falaawo n'amugamba nti Twala omwana ono omunnyonseze, nange ndikuwa empeera yo. Omukazi n'atwala omwana, n'amuyonsa.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

9 Muwala wa Faraawo n'amugamba nti: “Twala omwana ono, omunnyonseze, ndikusasula.” Omukazi n'atwala omwana n'amuyonsa.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

9 Muwala wa kabaka n'agamba omukazi nti: “Twala omwana ono omunnyonseze, ndikuwa empeera.” Omukazi n'atwala omwana, n'amuyonsa.

See the chapter Copy




Okuva 2:9

Follow us:

Advertisements


Advertisements