Okuva 2:8 - Luganda Bible 20038 Muwala wa kabaka n'amugamba nti: “Kale genda.” Omuwala n'agenda n'ayita nnyina w'omwana. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Muwala wa Falaawo n'amugamba nti, “Kale genda.” Omuwala n'agenda n'amuyitira nnyina w'omwana. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Muwala wa Falaawo n’amuddamu nti, “Kale, genda.” Omuwala mwannyina w’omwana oyo bwe yagenda, yaleeta nnyina wa mwana! See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Muwala wa Falaawo n'amugamba nti Kale. Omuwala n'agenda n'amutita nnyina w'omwana. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 Muwala wa Faraawo n'amuddamu nti: “Kale genda.” Omwana n'agenda n'ayita nnyina yennyini ow'omwana. See the chapterLuganda DC Bible 20038 Muwala wa kabaka n'amugamba nti: “Kale genda.” Omuwala n'agenda n'ayita nnyina w'omwana. See the chapter |