Online Bible

- Advertisements -




Okuva 2:7 - Luganda Bible 2003

7 Mwannyina w'omwana n'agamba muwala wa kabaka nti: “Ŋŋende nkuyitire omukazi Omwebureeyi akuyonseze omwana oyo?”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Awo mwannyina w'omwana n'agamba muwala wa Falaawo nti, “Ŋŋende nkuyitire omulezi mu bakazi Abaebbulaniya akuyonseze omwana oyo?”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Awo mwannyina w’omwana n’asembera, n’agamba muwala wa Falaawo nti, “Ŋŋende nkuyitire omulezi w’abaana Omwebbulaniya ajje akumulerere?”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 Awo mwannyina n'amugamba omuwala wa Falaawo nti ŋŋende nkuyitire omulezi mu bakazi Abaebbulaniya akuyonseze omwana?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

7 Awo mwannyina w'omwana n'agamba muwala wa Faraawo nti: “Ŋŋende nkuzuulire omu mu bakazi Abeebureeyi akuyonseze omwana?”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

7 Mwannyina w'omwana n'agamba muwala wa kabaka nti: “Ŋŋende nkuyitire omukazi Omwebureeyi akuyonseze omwana oyo?”

See the chapter Copy




Okuva 2:7

Follow us:

Advertisements


Advertisements