Okuva 2:6 - Luganda Bible 20036 Muwala wa kabaka n'akisaanukula, n'alaba omwana. Omwana n'akaaba. N'amusaasira, n'agamba nti: “Ono y'omu ku baana Abeebureeyi!” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 Muwala wa Falaawo n'akisumulula, n'alaba omwana; omwana n'akaaba. N'amusaasira, n'agamba nti, “Ono ye omu ku baana b'Abaebbulaniya.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Bwe yakisaanukulako, n’alabamu omwana. Omwana yali akaaba, n’amusaasira nnyo, n’agamba nti, “Ono y’omu ku baana abawere aba Baebbulaniya.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 N'akisumulula, n'alaba omwana: laba, omwana n'akaaba. N'amusaasira, n'ayogera nti Ono ye munne w'abaana ba Baebbulaniya. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU6 Bwe yakisaanukula n'alabamu omwana omuwere omulenzi. Baabuwe, omwana ng'akaaba! N'akwatibwa ekisaasaazi n'agamba nti: “Ono ye omu ku baana b'Abeebureeyi.” See the chapterLuganda DC Bible 20036 Muwala wa kabaka n'akisaanukula, n'alaba omwana. Omwana n'akaaba. N'amusaasira, n'agamba nti: “Ono y'omu ku baana Abeebureeyi!” See the chapter |