Online Bible

- Advertisements -




Okuva 2:5 - Luganda Bible 2003

5 Awo muwala wa kabaka n'aserengeta ku mugga okunaaba. Abazaana be ne batambula ku lubalama lw'omugga. N'alaba ekibaya mu kitoogo, n'atuma omuzaana we okukireeta.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

5 Awo muwala wa Falaawo n'aserengeta ku mugga okunaaba; abazaana be ne batambula ku lubalama lw'omugga; ye n'alaba ekibaya mu kitoogo, n'atuma omuzaana we okukireeta.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

5 Awo muwala wa Falaawo n’aserengeta ku mugga Kiyira okunaaba; abaweereza be abawala ne batambulira ku lubalama lw’omugga; muwala wa Falaawo n’alaba ekibaya mu bitoogo, n’atuma omu ku bawala okukikima, n’akireeta.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

5 Muwala wa Falaawo n'aserengeta okunaaba ku mugga; abazaana be ne batambula ku lubalama lw'omugga; n'alaba ekibaya mu kitoogo, n'atuma omuzaana we okukireeta.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

5 Awo muwala wa Faraawo n'aserengeta okunaaba mu Kiyira, abawala abamulabirira nga bwe batambulatambula ku lubalama lwa Kiyira. N'alaba ekibbo mu biwuuwa, n'atuma omu ku bazaana be akireete.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

5 Awo muwala wa kabaka n'aserengeta ku mugga okunaaba. Abazaana be ne batambula ku lubalama lw'omugga. N'alaba ekibaya mu kitoogo, n'atuma omuzaana we okukireeta.

See the chapter Copy




Okuva 2:5

Follow us:

Advertisements


Advertisements