Okuva 2:3 - Luganda Bible 20033 Yalaba takyayinza kwongera kumukweka, n'aleeta ekibaya eky'ebitoogo, n'akisiiga ettosi n'envumbo, n'ateekamu omwana, n'akiteeka mu kitoogo, ku lubalama lw'omugga. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Awo bw'ataayinza kwongera kumukweka, n'aleeta ekibaya eky'ebitoogo n'akisiiga ettosi n'envumbo; omwana n'amuteeka munda, n'akiteeka mu kitoogo ku lubalama lw'omugga. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Naye bwe yatuusa ekiseera nga takyasobola kumukweka, n’amufunira ekibaya eky’ebitoogo, n’akisiigako ebitosi ne koolaasi; omwana n’amuteeka omwo, n’akissa mu bitoogo ku lubalama lw’omugga Kiyira. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Awo bw'ataayinza kwongera kumukweka, n'amutwalira ekibaya eky'entoogo, n'akisiiga ebitosi n'envumbo; omwana n'amuteeka munda, n'akiteeka mu kitoogo ku lubalama lw'omugga. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU3 Bwe yali takyasobola kwongera kumukweka, n'amufunira ekibbo eky'ebitoogo, n'akisiiga envumbo n'amasanda, n'assa omwana mu kibbo ekyo, n'akiteeka mu biwuuwa ku lubalama lwa Kiyira. See the chapterLuganda DC Bible 20033 Yalaba takyayinza kwongera kumukweka, n'aleeta ekibaya eky'ebitoogo, n'akisiiga ettosi n'envumbo, n'ateekamu omwana, n'akiteeka mu kitoogo, ku lubalama lw'omugga. See the chapter |