Okuva 2:19 - Luganda Bible 200319 Ne baddamu nti: “Omumisiri ye atudduukiridde n'atuwonya abasumba, era n'atusenera amazzi, n'anywesa eggana.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI19 Ne boogera nti, “Omuntu Omumisiri yatuwonyezza mu mikono gy'abasumba, n'atusenera amazzi, n'anywesa ekisibo.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya19 Ne bamuddamu nti, “Omusajja Omumisiri atulwaniridde ng’abasumba batujoogereza; y’atusenedde n’amazzi n’anywesa ekisibo kyaffe.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya19 Ne boogera nti Omuntu Omumisiri yatuwonyezza mu mikono gy'abasumba, nate n'atusenera amazzi, n'anywesa ekisibo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU19 Ne baddamu nti: “Omusajja Omumisiri atutaasizza abasumba, n'okusena n'atusenera amazzi n'anywesa n'eggana.” See the chapterLuganda DC Bible 200319 Ne baddamu nti: “Omumisiri ye atudduukiridde n'atuwonya abasumba, era n'atusenera amazzi, n'anywesa eggana.” See the chapter |