Online Bible

- Advertisements -




Okuva 2:15 - Luganda Bible 2003

15 Kabaka bwe yawulira ebibaddewo, n'ayagala okutta Musa. Naye Musa n'adduka kabaka, n'agenda n'abeera mu nsi ya Midiyaani. Lwali lumu, Musa bwe yali ng'atudde okumpi n'oluzzi,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

15 Awo Falaawo bwe yawulira ekigambo ekyo, n'ayagala okutta Musa. Naye Musa n'adduka Falaawo, n'abeera mu nsi ya Midiyaani.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

15 Awo Falaawo bwe yakiwulira, n’agezaako okutta Musa. Naye Musa n’aviira Falaawo, n’addukira mu nsi ya Midiyaani; n’atuula awali oluzzi.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

15 Awo Falaawo bwe yawulira ekigambo ekyo, n'ayagala okumutta Musa. Naye Musa n'adduka mu maaso ga Falaawo, n'atuula mu nsi ya Midiyaani: n'atuula wansi okumpi n'oluzzi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

15 Faraawo bwe yakiwulira, n'ayagala okutta Musa. Musa kwe kudduka Faraawo, n'alaga mu nsi y'e Midiyaani, n'atuula wansi, kumpi n'oluzzi.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

15 Kabaka bwe yawulira ebibaddewo, n'ayagala okutta Musa. Naye Musa n'adduka kabaka, n'agenda n'abeera mu nsi ya Midiyaani. Lwali lumu, Musa bwe yali ng'atudde okumpi n'oluzzi,

See the chapter Copy




Okuva 2:15

Follow us:

Advertisements


Advertisements