Online Bible

- Advertisements -




Okuva 2:14 - Luganda Bible 2003

14 Omusajja n'addamu nti: “Ani yakufuula omukulu era omulamuzi waffe? Oyagala kunzita nga bwe wasse Omumisiri?” Musa n'atya, n'agamba mu mutima gwe nti: “Abantu baategedde kye nakoze!”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

14 Omusajja n'amuddamu nti, “Ani eyakufuula omukulu era omulamuzi waffe? Oyagala kunzita nga bwe wasse Omumisiri?” Musa n'atya n'agamba mu mutima gwe nti, “Mazima abantu baategedde kye nnakoze.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

14 Omusajja n’amuddamu nti, “Ani eyakulonda okuba omufuzi waffe era omulamuzi waffe? Oyagala kunzita nga bwe watta Omumisiri?” Musa n’atya, n’ayogera mu mutima gwe nti, “Ekintu kye nakola kirabika kyategeerebwa.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

14 N'ayogera nti Ani eyakuwa obukulu n'okutulamula ffe? Oyagala kunzita nze nga bwe watta Omumisiri? Musa n'atya n'ayogera nti Mazima ekigambo kino kimanyise.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

14 Oli n'agamba nti: “ Ani yakussaawo ng'omukulu era omulamuzi waffe? Oyagala kunzita nga bwe watta Omumisiri?” Musa ne yeekanga, n'agamba munda ye nti: “Mazima ekigambo kimanyiddwa.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

14 Omusajja n'addamu nti: “Ani yakufuula omukulu era omulamuzi waffe? Oyagala kunzita nga bwe wasse Omumisiri?” Musa n'atya, n'agamba mu mutima gwe nti: “Abantu baategedde kye nakoze!”

See the chapter Copy




Okuva 2:14

Follow us:

Advertisements


Advertisements