Online Bible

- Advertisements -




Okuva 2:13 - Luganda Bible 2003

13 Ku lunaku olwaddirira, n'addayo n'alaba abasajja Abeebureeyi babiri nga balwanagana, n'agamba oyo omusobya nti: “Kiki ekikukubizza munno?”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

13 Awo ku lunaku olwokubiri n'addayo, n'alaba abasajja babiri Abaebbulaniya nga balwana, n'agamba oyo eyakola obubi nti, “Kiki ekikukubizza munno?”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

13 Bwe yaddayo enkeera, n’alaba abasajja babiri Abaebbulaniya nga balwana. N’abuuza oyo eyali asobezza nti, “Lwaki okuba Mwebbulaniya munno?”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

13 Awo ku lunaku olw'okubiri n'avaayo, laba, abasajja babiri ab'omu Baebbulaniya ne balwana: n'amugamba oli eyakola obubi nti Kiki ekikubizza munno.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

13 Enkeera, n'addayo. Waaliwo Abeebureeyi babiri nga balwana. N'agamba omusobya nti: “Lwaki okuba munno?”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

13 Ku lunaku olwaddirira, n'addayo n'alaba abasajja Abeebureeyi babiri nga balwanagana, n'agamba oyo omusobya nti: “Kiki ekikukubizza munno?”

See the chapter Copy




Okuva 2:13

Follow us:

Advertisements


Advertisements