Online Bible

- Advertisements -




Okuva 2:10 - Luganda Bible 2003

10 Omwana bwe yakula, n'amuleetera muwala wa kabaka. Muwala wa kabaka n'amufuula mutabani we, n'amutuuma erinnya Musa, ng'agamba nti: “Kubanga namuggya mu mazzi.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

10 Awo omwana bwe yakula, n'amuleetera muwala wa Falaawo, n'amufuula omwana we, n'amutuuma erinnya Musa.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

10 Omwana bwe yakula, n’amutwalira muwala wa Falaawo, n’afuuka omwana wa muwala wa Falaawo. N’amutuuma erinnya Musa, n’agamba nti, “Kubanga namuggya mu mazzi.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

10 Omwana n'akula, n'amuleetera muwala wa Falaawo, n'afuuka omwana we. N'amutuuma erinnya lye Musa, n'ayogera nti Kubanga namuggya mu mazzi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

10 Omwana bwe yakula, n'amuleeta eri muwala wa Faraawo; ye n'amuyisa nga mutabani we; n'amutuuma Musa, ng'agamba nti: “Kubanga namuggya mu mazzi.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

10 Omwana bwe yakula, n'amuleetera muwala wa kabaka. Muwala wa kabaka n'amufuula mutabani we, n'amutuuma erinnya Musa, ng'agamba nti: “Kubanga namuggya mu mazzi.”

See the chapter Copy




Okuva 2:10

Follow us:

Advertisements


Advertisements