Okuva 1:7 - Luganda Bible 20037 Naye abazzukulu ba Yisirayeli ne bazaala, ne beeyongera nnyo obungi, ne baba ba maanyi, ne bajjula mu nsi ey'e Misiri. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Abaana ba Isiraeri ne bazaala, ne beeyongera obungi, ne baba ba maanyi nnyo; ne bajjula mu nsi yonna ey'e Misiri. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Naye Abayisirayiri ne bazaala nnyo, ne baala, ne bayitirira obungi, era ne baba ba maanyi nnyo; ne bajjula ekitundu ekyo mwe baali. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Abaana ba Isiraeri ne bazaala, ne beeyongera nnyo, ne baba bangi, ne baba ba maanyi nnyo; ensi n'ejjula abo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 Naye Abayisirayeli baazaala ne babuna wonna ne baala ne bafuuka ba maanyi nnyo nnyo, ne bajjuza ensi. See the chapterLuganda DC Bible 20037 Naye abazzukulu ba Yisirayeli ne bazaala, ne beeyongera nnyo obungi, ne baba ba maanyi, ne bajjula mu nsi ey'e Misiri. See the chapter |