Obadiya 1:4 - Luganda Bible 20034 Wadde weewanika waggulu ng'empungu, ekisu kyo ne kiba ng'ekiri mu mmunyeenye, era ndikuwanulayo ggwe! See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Newakubadde ng'otuumbiira waggulu ng'empungu era ekisu kyo ne kiba ng'ekiri wakati mu munnyeenye, n'eyo ndikuwanulayo ne nkussa wansi, bw'ayogera Mukama. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Wadde nga mwewanika waggulu ng’empungu era ne muzimba ebisu byammwe wakati w’emmunyeenye, ndibawanulayo ne mbasuula wansi,” bw’ayogera Mukama. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 Newakubadde ng'olinnya mu ggulu ng'empungu era ekisu kyo nga kiteekebwa wakati mu munnyeenye, ndikussa wansi ove eyo; bw'ayogera Mukama. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU4 Ne bw'otumbiira ng'empungu, n'ozimba ekisu kyo mu mmunyeenye, era ndikuwanulayo.” Omukama y'agamba. See the chapterLuganda DC Bible 20034 Wadde weewanika waggulu ng'empungu, ekisu kyo ne kiba ng'ekiri mu mmunyeenye, era ndikuwanulayo ggwe! See the chapter |